UGX 5,000 DISCOUNT ON YOUR 1ST ORDER!
ORIGINAL

Pawulo Kirimuttu by C. S Kalinda

Product Price

USh25,000

Description

Omuvubuka embulakalevu,omuyigirizekkungwa, omulungi omubalagavu,cyaakava ku misomo gye egya waggulu e Bungereza era amaze okufuna omulimu omulungi ennyo yeetuga. Buli muntu, okuva ku Mwawule wEkkanisa eyamubatiza mu buto okutuukira ddala ku muwala gweyali ayagala okuwasa yeebuza ensonga eyeetuzisizza omuvubuka ono. Tewali alabika kuba ng'agitegedde. Era abantu batono abamusaasiraso ng'ate ensonga weeri ddala. Wabula era ng'erinnye lye bweriri, Kirimuttu, kimayibwa nannyini kyo.